Sostika Logia
Ensong Z'ebyobwa Katonda

 
Ensong Z'ebyobwa Katonda (3)

                                                                                      Okuva ku John Dimos
                                                                                    
www.sostikalogia.com
                                                                          Bikyusibwa Fr. Mbalire Emmanuel

1. EBIKWATA  KU KWETTA

Okwetta  kyekibi ekisinga yo era  nga  kyanjawulo  nnyo  kubika  by’ettemu  ery’emirundi  gyonna. Oyo  yena  ey’etta alina  obusobozi singa  abeera akyagadde, ebiseera ebisinga  akyejusa.  Oyo atta mukulowooza oba ebiseera ebisinga  mubikolwa,  atemulwa ebiseera ebisinga abeera n’obusobozi oba amaanyi  okutaasa  obulamu bwe  nga akozesa ebikolwa oba ebigambo.
Naye eyetta olwokuba ye yenyini  ye mutemu eri  obulamu bwe, tabeera  nga  oyo atiddwa.  Kati singa  tutandika okubuuza lwaki omuntu yetta, ekituufu  kir nti waliwo  ensonga  nyingi  era  ne  mbeera ez’enjawulo.  Omuntu  asobola okwetta , nga asinziira  kubutakwatagana  oba okusoberwa mu  mukwano, ebyenfuna  ebitali mumbeera  ntelevu  gyali, obulwadde  bwobwongo ,  ate abalala  nga tebaagala kubikula   byama  bya gwanga  oba ensi  ye, ate omulala ayinza okusalawo  okufa olwokuba tawakitiibwa oba okufaayo  ku kiki  Katonda  kyayinza okukola oluvanyuma lwokufa  okwembereera  ez’enjawulo  nga ezogedwako awo  waggulu . Kubitayogeddwako, oyo yekka  yabimanyi.
Ekituufu  kiri nti  Katonda nga omulamuzi  talisalira  muntu  yenna  mu bukyamu  naye ate  buli kyasala kibeera kituufu  era kyansonga.   O muntu  takirizibwa  kusa nkomerero  ku bulamu  bwe  kubanga sibubwe naye  Katonda. Okwetta  kireetebwa  obweralikirivu  obuyitiridde  oba   omuntu okulekebwa wo  yeka bwatyo nga tafiibwako banne, So  nga  ye mwoyo  mutukirivu  talekerera  muntu yenna  era nga  abuddabuda  buli yenna  ali mubwetaavu.

2. KYABWA  KATONDA  OKUGATTA   EKIBI  KYOBULUMI   NE MYOYO EMIBI?.

Nedda,  nga  bwetunalaba   gyebujja,  embonabona  yekibi  era   ekibi  okutwaliza  awamu,  kyetuyita  empisa  embi .  naye  nga ekibi  ekyo kiri wansi  wa kupimibwa kwekugamba nti tekizitowa   so nga ate ye Setaani  ali waggulu  w’ebibi  byonna era azitowa  nnyo  mu mbeera ye  embi. Kwekugamba nti  waliwo okukemebwa kwomwoyo. Naye bwetugamba  nti kwekubona bona , okugeza ENDOWOOZA OKULOWOOLEREZA, gumu  kumyoyo  emibi  oba Demoni, mumbeera eyo,  obutonde obulwadde, omuntu abulina ayinza okugamba nti  Setani  taliyo,   naye   ye fulira  mubifaananyi byabalala  oba  okweyolekera  mubalala  ekibi,  mungeri   oba  embonabona  enondobe  mu  eyoleka obutonde  obulwadde.
Nga tuleka  omutawange  oba ekizibu ekyo n’olwekyo,  kyandibadde  kirungi  nolwekyo  okugamba nti  okubonabona  kw’e  kibi  kwazaliba  lwa Setani  naye   ssi  ye Setani  yenyini.   Okubonabona  oba  okulumwa   kusangibwa  mu  mutima gwa muntu.
Singa  tugamba  nti  oyo ye Setaani,  kati omu  ayinza  okugamba  nti buli muntu alina Setaani  mu mundaye. Ate omubwaba  alinawo  okulumwa okutono,  era omulala  ajja  kugamba  nti   oyo  alina Setaani  mundaye.  Therefore  Setaani  n’okubonabona  tebiyinza  kugatibwa.  Kaakati  okuzikibwa  kwe  kigambo  sing’o muntu  akola okugatta  byombi,  Tofaayo, Oyo yenyini  amanyi  kiki  kyayoger

3. Okuzaalibwa  kw’omuntu  okwokubiri  tekubeerawo  na mukolo gumu   oba  ekikolwa  mu kiseera kyenyini  ekigere, N’olwekyo  okuva  awo  nokweyongerayo naba nga ayitibwa  azaalidwa ogwokubiri  oba  omulokole, nga  bwekiri  kwabatiziddwa  bwayitibwa  omubatize.
 
Okuzaalibwaokwokubiri yenk yuukakyuuka  y’omukiriza  okuva kumuntu  ow’omubiri  okudda mu  muntu  ow’omwoyo, Nga  tusinziira  ku bigambo  by’omutume  Pawulo,<>( aba Korinso  3:1-2).
Okuzaalibwa  okwokubiri  ye mbeera  omukiriza mwava,  bwaba ye kenyini  taziyizza  mwoyo mutukirivu okukolera  muye  era n’okumukyuusa, era  nyongera  okuwagira ebigambo by’mutume    Pawulo, <<Temubanga nakweyawulamu  kwalubeerera>>.

 

 

 

 

 

 


Ddayo