Sostika Logia
Ensong Z'ebyobwa Katonda

 
Ensonga Z’ebyobwa Katonda (9)

                                                                                           Okuva ku John Dimos

                                                                                          www.sostikalogia.com

                                                                                Bikyusibwa Fr. Mbalire Emmanuel


1. Kisoboka  o muntu  agwa nga atambula  okugamba  nti  kansigale  wansi  kubanga era nja kudamu nggwe?  Nedda. Nolwekyo mungeri yemu ,omuntu yenna agwa mu  bibi,tatekeddwa kugamba nti  sijja kugenda wa Taata wange  ow’omwoyo olw’ebibi byange,kubanga nja kudamu ngwe.                                         

2. Sitani  talina kintu kirungi  kyayinza kuwa  muntu, n’olw’ekyo amukyusa  nga amutwala  okusinza  ebitonde byakatonda  ebirabika obulungi , naye nga ssi Katonda yenyini.

3. Abantu bangi baatudde ebibi byabwe  yadde mulwatu  gyebatasobola  kufuna kisonyiwo kyenyini.Abalala tebaatula  oba kwenenya eri ba kitabwe  mu mwoyo  abalina obuyinza  okuva  ewa  Kristo yenyini  okubalangirirako okusonyiyibwa.  Nga kyakusalirwa!!!!  Basobola okutegera  omutawana  ggwe  baletera obulamu bwabwe,obuzibu  obunnene bwebabeeramu,

4. Okulimba  okusinga  obubi okwa sitani  kwe kubuzabuza abatafaayo  nga  abakirizisa nti taliyo. N’olw’ekyo  batwala  obubonero bwekibi kye okubeera  okubeera amagezi gabwe.      

5. Oyo yenna ey’esigama  kubusobozi bwe ye kenyini nga ssi  ku Katonda, afaanana nga oyo  ey’esigama  ne mikono gye  ku muggo omuvundu  ogutambuzibwa.

6. NOMWOYO  NAGWO GUFA? 

Nedda, kubanga  omwoyo  tegufa  nga tukiriziganya   ne njigiriza   y’ekitabo  ekitukuvu , nobulombolombo,  ne  enzikiriza  nenkola  yamagezi  agewala. Mukama  ayogera  n’obwegendereza,  Totyanga  abo  abatta omubiri  naye nga  tebasobola  kutta  mwoyo(matayo 10,28).Nolwekyo  omwoyo gusigalawo  oluvanyuma  lwokufa  kwomubire.
Mungeri endala, waliwo  nebigambo  ebiretebwa  mukuzuukira  kwamuwala  wa YAYIRO,   omulundi  gumu ,era nebamuwa ne mmeere(LUKA 8,55) Kubanga  omuwala yali afudde, naye era bagamba   nti  omwoyo  gwe  gwakomawo.Kitegeeza  nti  omwoyo tegwafa  kubanga  singa gwabulawo,  tebaligambye  nti  gwakomawo. Ekituufu  omwoyo gusigalawo  oluvanyuma lwokufa.

7. Okufa  kw’omwoyo  kyeki ?

Okufa  kwomwoyo,  kwekubulawo  kwomuntu   okuva  mu mbeera  oba  ekitundu  mwabadde   abeera  nga   ayambibwako  mwoyo  wa Katonda.  Kino  kisoboka  n’okubaawo  nga  okufa  kwomubiri  tekunabaawo   nga  bwetulaba  mubyawandiikibwa mu kitabo ekitukuvu.  A.  Abantu  ababeera  mu kizikiza  balabye ekitangala ekyamanyi  ate nekisikirize  kyokufa  kwabwe  kilabidde  mu kitangaala. B. Naliko  omulamu  lumu  wabweru  wa  mateeka  naye  amateeka  bwegajja, ekibi  kyajja  nga kiramu  era  nenfa.   Eteeka  lyenyini  eryansubiza  obulamu  lyeraga  nga  yekufa.  Naye oluvanyuma lw’okufa kwomubiri, omwoyo  ggwo  gweyongerayo,   naye nga singa  mukusooka  omubiri  tegwalina  nsibuko  yakufa(ekibi)  kubanga  empeera  y’ekibi  kufa.
Buterevu   kisoboka  omuntu  okugoba  okufa  kwomwyo   nga okwomubiri  tekunatuuka  nga  asinziira  ku bigambo  bya  Mukama  waffe.’Buli  yenna   abeerawo   era  nakiririza  mu nze  Talifa   aliba   mulamu. Mungeri  endala  kino  kirina  okubeera  nga kyekigendererwa  kyabuli  mukiriza  okwewangulira  omulamu obutagwawo.

8. KISOBOKA  KITYA  OMWOYO  OKUWANGULA  OKUFA?

Nga Kristo  bwali  omuwanguzi  w’ekibi  era  n’okufa, amanya  g’okufa  kwomwoyo  gabula  oba  okukendeera era  abao  bonna  abakiriza  okulokolebwa  okuva eri  omununuzi  era  nabagulirirawo ddala  obulamu  obutagwawo.
Mumazima  ddala  mbagamba  nti  oyo  awulira ekigambo  kyange  nakiriza   oyo  eyantuma, alina obulamu  obutagwawo. Taligenda  mukusalirwa  musango , naye  aliyita  mu kufa  natuuka mu  bulamu.(Yowane.5,24).  N’olwekyo,  omutawaana  gwokufa  gugidwawo  eri  buli eyetaaga  okuyambibwa  oba okutwalibwa  enkyukakyuka ya mazima, era  nasigala   mu nsi  oba ekubo  lyokulokolebwa  eri tuleterwa Kristo  omununuzi. Mumbeera eno, okufa kubulwa  endabika   yakwo  ey’ebyewuunyo   bwekityo  obulamu  obutagwawo   nebwolesa obulambulukufu  bwabwo  anti omulabe  asembayo  okuzikirizibwa ye kufa.(Corinthians.15,26).

9. ENJAGERA  EGAMBA  NTI  EBIKOLWA EBITUUFU  EKIRIZIBWA  MU BYOBWA KATONDA?

Simubutereevy  kubanga  kubanga  bwekisigala nga ekikolwa ekikirizibwa  kyekirungi   okusinga ekikolwa ekitakirizibwa,  naye  emirundi  egisinga  ebyobwakatonda   byo  bikiriza bikolwa  bya Katonda.  Omutume  Pawulo  awandiika n’obwegendereza<>  (Abafilipi 2,13).
Naye  ate olwo laki ekintu  ekikirizibwa tekiyitibwa   kya Katonda, kubanga era byonna  biva  wa Katonda? Mungeri endala, <>  ( Yakobo.1,17)
 

 

 

 

 

 


Ddayo